Bajjajja
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
1Sk 15:9-13—Kabaka Asa asalawo okugoba jjajjaawe ku bwannamasole, bw’atyo n’akiraga nti Yakuwa gw’akulembeza
Nge 13:22—Bajjajja abeesigwa eri Yakuwa bateerawo abalala eky’okulabirako ekirungi
2Ti 1:5; 3:14, 15—Looyi, jjajja wa Timoseewo, ayogerwako bulungi olw’okukkiriza kwe okutaliimu bukuusa n’olw’okuyambako okutendeka Timoseewo ng’akyali muto