Obutaba Bakakanyavu
Lwaki Abakristaayo tebasaanidde kuba bakakanyavu?
Laba ne 1Ti 3:2, 3
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
Lub 18:23-33—Yakuwa awuliriza n’obugumiikiriza nga Ibulayimu amubuuza ebikwata ku kuzikirizibwa kwa Sodomu ne Ggomola
Lub 19:16-22, 30—Yakuwa akiraga nti si mukakanyavu bw’akkiriza Lutti okuddukira e Zowaali mu kifo ky’okuddukira mu nsozi
Mat 15:21-28—Yesu akiraga nti si mukakanyavu bw’akkiriza okukola ekyo omukazi Omufoyiniikiya ky’amusaba