Okwagala
Yakuwa akiraze atya nti alina okwagala?
Yer 31:3; Yok 3:16; Bar 5:8; 1Yo 4:8, 19
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
Lub 1:1, 26-31; 2:8, 9, 15, 16—Yakuwa ateekateeka ensi era assa abantu mu lusuku Edeni olulimu buli kintu ekirungi kye beetaaga
Zb 104:27-30—Omuwandiisi wa Zabbuli atendereza Yakuwa olw’okufaayo ku bintu byonna ebiramu
Tuyinza tutya okulaga abalala okwagala?
Yok 13:34, 35; 15:12, 13; 1Pe 4:8; 1Yo 4:10, 11; 5:3
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
Mat 22:36-39—Yesu agamba nti ebiragiro ebibiri ebisinga obukulu kwe kwagala Katonda n’abantu
1Ko 13:1-8—Omutume Pawulo akiraga nti okwagala kukulu nnyo, era atubuulira engeri gye tusaanidde okulagamu abalala okwagala