Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu


Kisoboka okuba omulamu emirembe gyonna?

Kisoboka okuba omulamu emirembe gyonna?

Wandizzeemu nti . . .

  • yee?

  • nedda?

  • oboolyawo?

BAYIBULI KY’EGAMBA

“Abatuukirivu balisikira ensi, era baligibeeramu emirembe gyonna.”​ZABBULI 37:29.

EKYO KYE KITEGEEZA GY’OLI

Osobola okuba n’ebiseera eby’omu maaso eby’essanyu ng’oli wamu n’ab’eŋŋanda zo ne mikwano gyo era nga muli mu mirembe.​YEREMIYA 29:11.

Osobola okunyumirwa obulamu si kumala bbanga ttono, wabula emirembe gyonna.​ZABBULI 22:26.

DDALA TUSOBOLA OKWESIGA EKYO BAYIBULI KY’EGAMBA?

Yee! Okusobola okulaba ensonga lwaki tusobola okwesiga Bayibuli, laba obukakafu obulagibwa mu masomo asatu agali mu katabo kano. Galina emitwe: