OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Okitobba 2024
Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Ddesemba 9, 2024–Jjanwali 5, 2025.
1924—Emyaka Kikumi Emabega
Mu 1924, Abayizi ba Bayibuli baayoleka obuvumu ne beeyongera okubuulira amawulire amalungi.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 40
Yakuwa “Awonya Abamenyese Omutima”
Kya kusomebwa okuva nga Ddesemba 9-15, 2024.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 41
Bye Tuyigira ku Yesu mu Nnaku 40 Ezaasembayo ng’Ali ku Nsi
Kya kusomebwa okuva nga Ddesemba 16-22, 2024.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 42
Siima Abo Yakuwa ne Yesu Be Batuwadde “ng’Ebirabo”
Kya kusomebwa okuva nga Ddesemba 23-29, 2024.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 43
Ebiyinza Okutuyamba Okuggwaamu Okubuusabuusa
Kya kusomebwa okuva nga Ddesemba 30, 2024–Jjanwali 5, 2025.
Obadde Okimanyi?
Okuyimba kwali kukulu kwenkana wa mu Isirayiri ey’edda?
Ebibuuzo Ebiva mu Basomi
Ekisasi ky’oku yeekaalu ya Sulemaani kyali kyenkana wa obugulumivu?
Ddamu Ofumiitirize ku Nsonga Enkulu
Kyali kikuzibuwaliddeko okujjukira bye wali waakamala okusoma? Kiki ekiyinza okukuyamba?