OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Janwali 2017

Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Febwali 27 okutuuka nga Apuli 2, 2017.

Beewaayo Kyeyagalire

Bannyinaffe bangi abaweererezaako mu nsi endala mu kusooka baali batya okugenda. Baafuna batya obuvumu? Era kiki kye bayize?

“Weesigenga Yakuwa era Kolanga Ebirungi”

Yakuwa mwetegefu okutuyamba. Naye atusuubira okukola ebyo bye tusobola okukola. Ekyawandiikibwa ky’omwaka 2017 kituyamba kitya okuba n’endowooza ennuŋŋamu?

Kozesa Bulungi Ekirabo eky’Eddembe ery’Okwesalirawo

Eddembe ery’okwesalirawo kye ki era Bayibuli eryogerako ki? Oyinza otya okulaga nti ossa ekitiibwa mu ddembe ly’abalala ery’okwesalirawo?

Ensonga Lwaki Kikulu Okuba Omwetoowaze

Obwetoowaze kye ki? Lwaki kikulu okuba omwetoowaze?

Osobola Okwoleka Obwetoowaze ne mu Mbeera Enzibu

Tuyinza tutya okusigala nga tuli beetoowaze embeera bwe zikyuka, nga waliwo atwogeddeko obubi oba atutenderezza, oba nga tusalawo ku kintu kye tuteekakasa bulungi?

Ebintu Bino “Bitegeeze Abasajja Abeesigwa”

Ab’oluganda abakaddiye bayinza batya okuyamba abato okwetikka obuvunaanyizibwa obulala mu kibiina? Ab’oluganda abato bayinza batya okulaga nti bassa ekitiibwa mu b’oluganda abakaddiye?

Obadde Okimanyi?

Omuliro gwatambuzibwanga gutya mu biseera by’edda?